Gospel Gardens Recreation Centre Worship

BWENNALI NGA NKYAMYE
Home
Worship Songs
Contact Me
Recreation Centre

BWENNALI NGA NKYAMYE MU
BIBI NGA NJEEMYE
LABA KWE KUJJA'ERI MUKAMA
EDDOBOZI LYAJJA MU MATU
GANGE NZE
LABA KWE KUJJA ERI MUKAMA

BWENNATUUKA W'ALI NNADDAMU
AMAANYI
KUNE KWE KUJJA ERI MUKAMA
NE SETAANI YAJJA AFUBE ANTWALE
NAYE NE NTUUKA ERI MUKAMA

BWENNASENGA YESU MU BULUNGI
OBUNGI KUNE KWE KUJJE ERI MUKAMA
EKISA KYA EKINGI KYANSIKA MBEERE EYO
NSANYUKENGA N'ABATUKUVU

NDI MU KWENIIMA NZE NDI KU LWEZI YESU
KUNE KWE KUJJA ERI MUKAMA
NJA KUBEENENGE EYO NSANYUKE NGA NNYIMBA
LABAYO BWE NNAJJA ERI YESU


Nkyamye

Definition:
Parted with unwillingly or unintentionally; not to be found; missing; as, a lost sheep.

Enter supporting content here

  

 

Copyright © 2007 Gospel Gardens Recreation Centre. All rights reserved.